Genesis 42:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yakobo bwe yawulira nti mu Misiri waliyo eŋŋano, n'agamba batabani be nti: “Lwaki muzze awo buli omu okutunula obutunuzi ku munne?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yakobo bwe yategeera nga mu Misiri eriyo emmere, n’agamba batabani be nti, “Lwaki mutunula butunuzi?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yakobo bwe yamanya nga e Misiri eriyo eŋŋaano, n'agamba batabani be nti, “Lwaki mudda awo okutunula obutunuzi?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yakobo bwe yamanya nga mu Misiri eriyo eŋŋaano, n'agamba batabani be nti: “Lwaki mudda awo okutunuuliganako?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era Yakobo n’alaba nga mu Misiri eŋŋaano mweri,Yakobo n'agamba abaana be nti Kiki ekibatunuulizaganya mwekka na mwekka?