Genesis 42:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ffenna tuli baana ba kitaffe omu; tuli bantu balungi, abaweereza bo si bakessi.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ffenna tuli batabani ba musajja omu, tuli basajja ba mazima. Abaddu bo tetuli bakessi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ffenna tuli baana b'omu; era tuli ba mazima, so tetuli bakessi n'akatono.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ffenna tuli baana ba kitaffe omu. Ffe abaweereza bo, tuli bantu ba mazima, tetuli bakessi.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Fenna tuli baana b'omu; tuli ba mazima, abaddu bo si bakessi n'akatono.