Genesis 42:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'agamba nti: “Si kye ŋŋambye ekyo? Muli bakessi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Yusufu n’alumiriza nti, “Kiri nga bwe mbagambye, muli bakessi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yusufu n'abagamba nti, “Kye kiikyo kye mbagambye nti muli bakessi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yosefu n'abagamba nti: “Kye kiikyo kye mbagambye nti muli bakessi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yusufu n'abagamba nti Kye kiikyo kye mbagambye nti Muli bakessi: