Genesis 42:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'abassa mu kkomera okumala ennaku ssatu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo n’abateeka bonna mu kkomera okumala ennaku ssatu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bonna n'abasibira mu kkomera okumala ennaku ssatu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'abateeka bonna wamu mu kkomera, okumala ennaku ssatu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abateeka bonna wamu mu kkomera ennaku ssatu.