Genesis 42:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baganda ba Yozefu ekkumi ne baserengeta bagule eŋŋano mu Misiri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo baganda ba Yusufu ekkumi ne baserengeta e Misiri okugula emmere.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Baganda ba Yusufu ekkumi (10) ne baserengeta e Misiri okugula eŋŋaano.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo baganda ba Yosefu ekkumi, ne baserengeta e Misiri okugulayo eŋŋaano.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne baganda ba Yusufu ekkumi ne baserengeta okugula eŋŋaano mu Misiri.