Genesis 43:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omusajja naye n'akola nga bwe baamulagira, n'atwala abasajja mu nnyumba ewa Yozefu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omusajja n’akola nga Yusufu bwe yamulagira, n’ayingiza abasajja mu nnyumba ya Yusufu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omusajja n'akola nga Yusufu bwe yamulagira; n'abatwala mu nnyumba ya Yusufu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omusajja n'akola nga Yosefu bwe yamulagira, n'atwala abooluganda mu nnyumba ya Yosefu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omusajja n'akola nga Yusufu bwe yalagira; omusajja n'atwala abasajja mu nnyumba ya Yusufu.