Genesis 43:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kwe kusemberera omuwanika w'ennyumba ne boogera naye awo ku mulyango gw'enju,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ne bambuka n’omuweereza mu nnyumba ya Yusufu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne basemberera omuwanika w'ennyumba ya Yusufu, ne boogerera naye nga bali ku mulyango gw'ennyumba,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ne basemberera omuwanika wa Yosefu, ne boogera naye, nga bali ku mulyango gw'ennyumba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne basemberera omuwanika w'ennyumba ya Yusufu, ne boogerera naye ku mulyango gw'ennyumba,