Genesis 43:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne bamugamba nti: “Ssebo, twajjako dda eno mu kusooka okugula emmere.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne bagamba nti Ayi mukama waffe, twajja omulundi ogwasooka okugula emmere,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne bagamba nti, “Ayi mukama waffe twajja wano olubereberye okugula emmere;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bagamba nti: “Ssebo, twajjako wano okugula emmere omulundi ogwasooka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne bagamba nti Ai mukama wange, mazima twaserengeta olubereberye okugula emmere: