Genesis 43:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye tuleese n'endala tugule emmere. Tetumanyi ani yateeka ssente mu nsawo zaffe.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
era tuleese n’endala olw’okugula emmere. Tetumanyi yateeka nsimbi mu nsawo zaffe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era tuleese n'effeeza endala okugula emmere; naye tetumanyi ani yateeka effeeza mu nsawo zaffe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tuleese n'ensimbi endala okugula emmere. Tetumanyi yateeka nsimbi mu nsawo zaffe.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era tuleese n'effeeza endala mu ngalo zaffe okugula emmere: tetumanyi bw'ali eyateeka effeeza yaffe mu nsawo zaffe.