Genesis 43:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bo ne bategeka ebirabo, ne balinda okutuusa Yozefu w'anaatuukira mu ttuntu, anti baali bawulidde nti ba kuliira eyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne bateekateeka ekirabo kya Yusufu bakimuwe mu ttuntu, kubanga baamanya nga bajja kuliira eyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bateekateeka ebirabo eby'okuwa Yusufu ng'azze gyebali mu ttuntu, kubanga baali babagambye nti banaaliira eyo wamu naye ekyemisana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bateekateeka ebirabo eby'okuwa Yosefu ng'azze gye bali mu ttuntu, kubanga baali babagambye nti banaaliira eyo awamu naye ekyemisana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bateekateeka ekirabo Yusufu ng'ajja kujja mu, ttutttu: kubanga bawulidde nga banaaliira eyo emmere.