Genesis 43:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yuda n'ayanukula nti: “Omusajja oli yatulabulira ddala nti: ‘Bwe mutaleeta muganda wammwe, temugenda kuntunula mu maaso.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Yuda n’amuddamu nti, “Omusajja yatukuutirira ddala ng’agamba nti, ‘Temulinyanga ekigere mu maaso gange nga temuzze na muganda wammwe.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yuda n'amugamba nti, “Omusajja yatulabulira ddala ng'ayogera nti, ‘Temuliraba maaso gange, wabula muganda wammwe ng'ali wamu nammwe.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yuda n'amugamba nti: “Omusajja yatulabulira ddala nti: ‘Temujjanga mu maaso gange, wabula nga muganda wammwe ali awamu nammwe.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yuda n'amugamba nti Omusajja yatulayiririra ddala ng'ayogera nti Temuliraba maaso gange, wabula muganda wammwe ng'ali wamu nammwe.