Genesis 43:31 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe yamala okunaaba mu maaso, n'avaayo mu kisenge, ne yeefuga, n'agamba nti: “Musoosootole.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’anaaba amaziga n’afuluma, n’aguma n’alagira emmere egabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'anaaba mu maaso, n'afuluma; n'azibiikiriza n'agamba nti, “Mujjule emmere.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe yamala okunaaba mu maaso, n'afuluma, ne yeefuga, n'agamba nti: “Musoosootole emmere.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'anaaba mu maaso, n'afuluma; n'azibiikiriza n'ayogera nti Mujjule emmere.