Genesis 44:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mukama wange yabuuza abaddu bo nti: ‘Mulina kitammwe oba muganda wammwe?’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama wange yabuuza abaweereza be nti, ‘Mulina kitammwe oba muganda wammwe?’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama wange yabuuza abaddu be ng'ayogera nti, ‘Mulina kitammwe, oba muganda wammwe?’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama wange, watubuuza ffe abaddu bo nti: ‘Mulina kitammwe oba muganda wammwe?’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama wange yabuuza abaddu be ng'ayogera nti Mulina kitammwe, oba muganda wammwe?