Genesis 44:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu matulutulu, ne basiibulwa n'endogoyi zaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Emmambya eba evaayo abasajja ne basiibulwa n’endogoyi zaabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bwe bwakya enkya, abasajja ne basiibulwa, nga bali n'endogoyi zaabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe bwakya enkya, abooluganda ne basiibulwa nga bali n'endogoyi zaabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bwe bwakya enkya, abasajja ne basiibulwa, bo n'endogoyi zaabwe.