Genesis 45:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo n'awambaatira Benyamiini muganda we, n'akaaba, ne Benyamiini naye n'amuwambaatira ng'akaaba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yusufu n’agwa Benyamini mu kifuba n’akaaba ne Benyamini n’akaabira ku kibegabega kye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yusufu n'agwa muganda we Benyamini mu kifuba n'akaaba amaziga; Benyamini naye n'akaabira mu kifuba kye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yosefu n'agwa muganda we Benyamiini mu kifuba, era n'akaaba amaziga. Benyamiini naye n'akaaba amaziga ng'amuwambaatidde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'agwa muganda we Benyamini mu bulago n'akaaba amaziga; Benya mini n'akaabira mu bulago bwe.