Genesis 45:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yozefu n'agenda ng'anywegera baganda be bonna nga bw'akaabira ku buli omu. Oluvannyuma lw'ekyo baganda be ne boogera naye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’agwa baganda be mu kifuba, n’akaabira buli omu ku bo; n’oluvannyuma baganda be ne boogera naye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yusufu n'anywegera baganda be bonna, nga bw'akaaba amaziga; n'oluvannyuma baganda be ne banyumya naye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yosefu n'anywegera baganda be bonna, nga bw'akaaba amaziga. Ebyo bwe byaggwa, baganda be ne banyumya naye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'anywegera baganda be bonna, n'akaabira ku bo: oluvannyuma baganda be ne banyumya naye.