Genesis 45:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Yisirayeli ne bakola batyo. Yozefu yabawa ebigaali nga Faraawo bwe yalagira, n'entanda ey'omu lugendo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaana ba Isirayiri ne bakola bwe batyo; Yusufu n’abawa amagaali, nga Falaawo bwe yalagira n’abawa n’entanda ey’omu kkubo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana ba Isiraeri ne bakola bwe batyo; Yusufu n'abawa amagaali, nga Falaawo bwe yalagira, n'abawa n'entanda ey'omu kkubo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Batabani ba Yisirayeli ne bakola bwe batyo. Yosefu n'abawa amagaali nga kabaka bwe yalagira. N'abawa n'entanda ey'okuliira mu kkubo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana ba Isiraeri ne bakola bwe batyo: Yusufu n'abawa amagaali, nga Falaawo bwe yalagira, n'abawa n'entanda ey'omu kkubo.