Genesis 46:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Simewoni: Yemweli, Yamini, Owadi, Yakini, Zokari ne Sawulo mutabani ow'omukazi Omukanaani.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne batabani ba Simyoni: Yamweri, ne Yamini, ne Okadi, ne Yakini, ne Zokali ne Sawuli omwana w’omukazi Omukanani.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Simyoni ne batabani be: Yemweri, Yamini, Okadi, Yakini, Zokali, ne Sawuli omwana w'omukazi Omukanani.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Simyoni ne batabani be: Yemweli ne Yamini, ne Okaadi, Yakini, ne Zohari, ne Sawuuli omwana w'omukazi Omukanaani;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abaana ba Simyoni abasajja; Yemweri, ne Yamini, ne Okadi, ne Yakini, ne Zokali, ne Sawuli omwana w'omukazi Omukanani.