Genesis 46:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Yissakari: Tola, Puva, Yasubi ne Simuroni.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bo aba Isakaali baali: Tola, ne Puva, ne Yobu ne Simuloni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Isakaali ne batabani be: Tola, Puva, Yobu, ne Simuloni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yissakaari ne batabani be: Toola ne Puva, ne Yobu, ne Zimurooni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne batabani ba Isakaali; Tola, ne Puva, ne Yobu, ne Simulooni.