Genesis 46:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Aseeri: Yimuna, Yisuva, Yisuvi ne Beriya, ssaako Sera mwannyinaabwe. Batabani ba Beriya: Keberi ne Malukyeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bo batabani ba Aseri be bano: Imuna, ne Isuva, ne Isuvi, ne Beriya awamu ne Seera mwannyinaabwe. Bo Batabani ba Beriya baali Keba ne Malukiyeeri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Batabani ba Aseri: Imuna, Isuva, Isuvi, Beriya, ne Seera mwannyinaabwe; ne batabani ba Beriya: Keberi, ne Malukiyeeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Aseri ne batabani be: Yimuna ne Yisuwa ne Yisuyi, ne Beriya, ne Seera mwannyinaabwe; batabani ba Beriya: Heberi ne Malukiyeeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne batabani ba Aseri; Imuna, ne Isuva, ne Isuvi, ne Beriya, ne Seera mwannyinaabwe: ne batabani ba Beriya; Keberi, ne Malukiyeeri.