Genesis 46:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Rakeli mukazi wa Yakobo be ba Yozefu ne Benyamiini.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani ba Laakeeri, mukazi wa Yakobo be bano Yusufu ne Benyamini.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Batabani ba Laakeeri mukazi wa Yakobo: Yusufu ne Benyamini.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Raakeeli muka Yakobo, yamuzaalira abaana ab'obulenzi babiri: Yosefu ne Benyamiini.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Batabani ba Laakeeri mukazi wa Yakobo; Yusufu ne Benyamini.