Genesis 46:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'amugamba nti: “Nze Katonda, Katonda wa jjajjaawo. Totya kuserengeta Misiri, kubanga eyo ndikufuulirayo eggwanga eddene.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda n’amugamba nti, “Nze Katonda, Katonda wa kitaawo; totya kuserengeta Misiri, kubanga ndi kufuulirayo eyo eggwanga eddene.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ayogera nti, “Nze Katonda, Katonda wa kitaawo; totya kuserengeta mu Misiri; kubanga ndikufuulira eyo eggwanga eddene.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda n'agamba nti: “Nze Katonda, Katonda wa kitaawo. Totya kuserengeta mu Misiri, kubanga bazzukulu bo ndibafuulira eyo eggwanga eddene.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ayogera nti Nze Katonda, Katonda wa kitaawo: totya kuserengeta mu Misiri; kubanga ndikufuulira eyo eggwanga eddene: