Genesis 46:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
batabani be, bazzukulu be abalenzi, bawala be ne bazzukulu be abawala; ezzadde lye lyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani be ne bazzukulu be, bawala be n’abaana ba bawala be; ezzadde lye lyonna n’alireeta mu Misiri wamu naye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
batabani be ne bazzukulu be ab'obulenzi n'ab'obuwala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
batabani be, ne bazzukulu be ab'obulenzi n'ab'obuwala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
batabani be n'abaana ba batabani be wamu naye, bawala be n'abawala ba batabani be, n'ezzadde lye lyonna be yatwala naye bwe yagenda mu Misiri.