Genesis 47:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yakobo n'awa Faraawo omukisa, n'afuluma.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olwo Yakobo n’asabira Falaawo omukisa n’ava mu maaso ga Falaawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yakobo era n'asabira Falaawo omukisa, n'alyoka avaayo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yakobo era n'asabira kabaka omukisa, n'avaayo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yakobo n'asabira Falaawo omukisa, n'ava mu maaso ga Falaawo.