Genesis 47:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abayisirayeli ne basenga bwe batyo mu Misiri, mu kitundu ky'e Goseni; ne bafuna obugagga, ne bazaala ne baala nnyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’atyo Isirayiri n’abantu be ne babeera mu nsi y’e Misiri, mu Goseni, ne bagaggawalira mu kitundu ekyo. Baazaala ne baala nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Isiraeri n'abaana be ne batuula mu nsi ey'e Goseni, ne bagaggawala, ne bazaala abaana ne baala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayisirayeli ne babeera mu nsi y'e Misiri, mu kitundu eky'e Goseni, ne bagaggawalira omwo, ne bazaala abaana, ne beeyongera nnyo obungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Isiraeri n'atuula mu asi y'e Misiri, mu nsi y'e Goseni; ne bafunira omwo ebintu, ne baala, ne beeyongera nnyo.