Genesis 47:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo Yozefu n'aleeta kitaawe n'amwanjula ewa Faraawo. Yakobo n'alamusa Faraawo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yusufu n’ayingiza Yakobo, kitaawe n’amwanjula eri Falaawo. Yakobo n’asabira Falaawo omukisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yusufu n'ayingiza Yakobo kitaawe, n'amwanjula eri Falaawo; Yakobo n'asabira Falaawo omukisa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yosefu n'aleeta Yakobo kitaawe, n'amwanjula eri kabaka. Yakobo n'asabira kabaka omukisa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yusufu n'ayingiza Yakobo kitaawe, n'amuteeka mu maaso ga Falaawo: Yakobo n'asabira Falaawo omukisa.