Genesis 47:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Faraawo n'amubuuza nti: “Emyaka olina emeka?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Falaawo n’abuuza Yakobo nti, “Olina emyaka emeka?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Falaawo n'abuuza Yakobo nti, “Olina emyaka emeka?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka n'abuuza Yakobo nti: “Olina emyaka emeka egy'obukulu?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Falaawo n'agamba Yakobo nti Ennaku ez'emyaka egy'obulamu bwo ziri mmeka?