Genesis 48:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yozefu n'agamba kitaawe nti: “Si bwe kityo, kitange, ono ye muggulanda; omukono gwo ogwa ddyo guteeke ku mutwe gwe.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’agamba kitaawe nti, “Kireme kuba kityo, kitange, kubanga ono ye mubereberye, teeka omukono ogwa ddyo ku mutwe gwe.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yusufu n'agamba kitaawe nti, “Nedda, kitange; Manase ye mubereberye; ssa omukono gwo ogwa ddyo ku mutwe gwe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yosefu n'agamba kitaawe nti: “Ekyo si kituufu taata, kubanga ono ye mukulu. Teeka omukono gwo ogwa ddyo ku mutwe gwe.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yusufu n'agamba kitaawe nti Nedda, kitange: kubanga oyo ye mubereberye; ssa omukono gwo ogwa ddyo ku mutwe gwe.