Genesis 48:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yakobo n'agamba Yozefu nti: “Katonda Omuyinza wa buli kantu yandabikira e Luzi ekiri mu Kanaani n'ampa omukisa,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’agamba Yusufu nti, “Katonda Ayinzabyonna yandabikira e Luzi mu nsi ya Kanani n’ampa omukisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yakobo n'agamba Yusufu nti, “Katonda Omuyinza w'ebintu byonna yandabikira e Luzzi mu nsi ya Kanani, n'ampa omukisa,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'agamba Yosefu nti: “Katonda Omuyinzawaabyonna yandabikira e Luuzi mu nsi ya Kanaani, n'ampa omukisa,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yakobo n'agamba Yusufu nti Katonda Omuyinza w'ebintu byonna yandabikira e Luzi mu nsi ya Kanani, n'ampa omukisa,