Genesis 49:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Gaadi, ekikwanga ky'abanyazi kirimunyaga, naye alikyaya ng'akiva ennyuma.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Gaadi alirumbibwa ogubiina gw’abanyazi, naye ye, alibafubutukira emabega.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Gaadi, ekibiina kirimunyigiriza; Naye alinyigiriza ekisinziiro kyabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Gaadi alizindibwa ekibinja ky'abanyazi, naye alibalumba n'abawondera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Gaadi, ekibiina kirimunyigiriza: Naye alinyigiriza ekisinziiro kyabwe.