Genesis 49:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abalasi b'obusaale mu bukambwe baamuyigganya ne beetegeka okulasa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abalasa obusaale baamulumba bubi nnyo, baamulasa ne bamulumya nnyo;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abalasa obusaale baamunakuwaza nnyo, Baamulasa, baamuyigganya;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abalabe be bamulumba n'obukambwe, ne bamulasa n'obusaale bwabwe, era ne bamuyigganya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abalasa obusaale baamunakuwaza nnyo, Baamulasa, baamuyigganya: