Genesis 49:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Benyamiini, musege omuluvu: ku makya alya omuyiggo ggwe, akawungeezi n'agabanya omunyago.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Benyamini musege ogunyaga, mu makya alya omuyiggo, mu kawungeezi n’agaba omunyago.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Benyamini gwe musege ogunyaga; Enkya anaalyanga omuyiggo, Era akawungeezi anaagabanga omunyago.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Benyamiini gwe musege ogunyaga. Ku makya anaalyanga by'ayizze, akawungeezi anaagabananga by'anyaze.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Benyamini gwe musege ogunyaga: Enkya anaalyanga omuyiggo, Era akawungeezi anaagabanga omunyago.