Genesis 49:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Simewoni ne Leevi ba luganda, ebyambe byabwe, byakulwana bya bukambwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Simyoni ne Leevi baaluganda, ebitala byabwe byakulwanyisa bya maanyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Simyoni ne Leevi ba luganda; Ebitala byabwe bya kulwanyisa bya maanyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Simyoni ne Leevi baaluganda, abakwata ebitala byabwe okukola eby'obukambwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Simyoni ne Leevi baaluganda; Ebitala byabwe bya kulwanyisa bya maanyi.