Genesis 5:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gyonna awamu Enosi yawangaala emyaka lwenda mu etaano, n'afa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe gityo emyaka gyonna Enosi gye yamala ne giba lwenda mu etaano; n’alyoka afa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Enosi n'afa ng'awezezza emyaka lwenda mu etaano (905).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'afa nga wa myaka lwenda mu etaano.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ennaku zonna eza Enosi ne ziba emyaka lwenda mu etaano; n'afa.