Genesis 5:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne Kenani yali aweza emyaka nsanvu n'azaala Maalaleeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kenani bwe yaweza emyaka nsanvu n’azaala Makalaleri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kenani bwe yaweza emyaka nsanvu (70) n'azaala Makalaleri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kenani bwe yaweza emyaka nsanvu, n'azaala Mahalaleeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kenani n'amala emyaka nsanvu, n'azaala Makalaleri: