Genesis 5:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gyonna awamu Kenani yawangaala emyaka lwenda mu kkumi, n'afa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Emyaka gyonna Kenani gye yamala ne giba lwenda mu kkumi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kenani n'afa ng'awezezza emyaka lwenda mu kkumi (910).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'afa nga wa myaka lwenda mu kkumi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ennaku zonna eza Kenani ne ziba emyaka lwenda mu kkumi; n'afa.