Genesis 5:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gyonna awamu Maalaleeli yawangaala emyaka lunaana mu kyenda mu etaano, n'afa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ennaku zonna eza Makalaleri ne ziba emyaka lunaana mu kyenda mu etaano, n’afa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Makalaleri n'afa ng'awezezza emyaka lunaana mu kyenda mu etaano (895).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'afiira ku myaka lunaana mu kyenda mu etaano.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ennaku zonna eza Makalaleri ne ziba emyaka lunaana mu kyenda mu etaano; n'afa.