Genesis 5:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne Yaredi yali aweza emyaka kikumi mu nkaaga mu ebiri n'azaala Enoki.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yaredi bwe yaweza emyaka kikumi mu nkaaga mu ebiri n’azaala Enoka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yaledi bwe yaweza emyaka kikumi mu nkaaga mu ebiri (162) n'azaala Enoka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yaredi bwe yaweza emyaka kikumi mu nkaaga mu ebiri, n'azaala Enoka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yaledi n'amala emyaka kikumi mu nkaaga mu ebiri, n'azaala Enoka;