Genesis 5:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gyonna awamu Yaredi yawangaala emyaka lwenda mu nkaaga mu ebiri, n'afa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe gityo emyaka gyonna Yaredi gye yamala ne giba lwenda mu nkaaga mu ebiri, n’afa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yaledi n'afa ng'awezezza emyaka lwenda mu nkaaga mu ebiri (962).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'afa ng'aweza emyaka lwenda mu nkaaga mu ebiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ennaku zonna eza Yaledi ne ziba emyaka lwenda mu nkaaga mu ebiri; n'afa.