Genesis 5:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Enoki yali aweza emyaka nkaaga mu etaano n'azaala Metusela
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Enoka bwe yaweza emyaka nkaaga mu etaano n’azaala Mesuseera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Enoka bwe yaweza emyaka nkaaga mu etaano (65), n'azaala Mesuseera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Enoka bwe yaweza emyaka nkaaga mu etaano, n'azaala Metuseela.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Enoka n'amala emyaka nkaaga mu etaano, n'azaala Mesuseera: