Genesis 5:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gyonna awamu Enoki yawangaala emyaka bikumi bisatu mu nkaaga mu etaano.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe gityo emyaka gyonna egya Enoka ne giba ebikumi bisatu mu nkaaga mu etaano.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Enoka yawangaala emyaka bisatu mu nkaaga mu etaano (365).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yaweza emyaka egy'obukulu ebikumi bisatu mu nkaaga mu etaano.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ennaku zonna eza Enoka ne ziba emyaka bisatu mu nkaaga mu etaano: