Genesis 5:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Metusela yali aweza emyaka kikumi mu kinaana mu musanvu n'azaala Lameki.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mesuseera bwe yali nga yaakamala emyaka kikumi mu kinaana mu musanvu n’azaala Lameka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mesuseera bwe yaweza emyaka kikumi mu kinaana mu musanvu (187) n'azaala Lameka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Metuseela bwe yaweza emyaka kikumi mu kinaana mu musanvu, n'azaala Lameka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mesuseera n'amala emyaka kikumi mu kinaana mu musanvu, n’azaala Lameka: