Genesis 5:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Metusela bwe yamala okuzaala Lameki yawangaalayo emyaka emirala lusanvu mu kinaana mu ebiri; yazaala abaana abalenzi n'abawala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe yamala okuzaala Lameka n’awangaala emyaka emirala lusanvu mu kinaana mu ebiri, n’azaala abaana abalala aboobulenzi n’aboobuwala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mesuseera n'awangaala emyaka emirala lusanvu mu kinaana mu ebiri (782). Yazaala n'abaana abalala ab'obulenzi n'ab'obuwala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Metuseela n'awangaala emyaka emirala lusanvu mu kinaana mu ebiri. N'azaala n'abaana abalala ab'obulenzi n'ab'obuwala,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mesuseera n'awangaala bwe yamala okuzaala Lameka emyaka lusanvu mu kinaana mu ebiri, n'azaala abaana ab'obulelizi n'ab'obuwala: