Genesis 5:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gyonna awamu Metusela yawangaala emyaka lwenda mu nkaaga mu mwenda, n'afa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe gityo emyaka gyonna Mesuseera gye yamala ne giba lwenda mu nkaaga mu mwenda; n’afa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mesuseera n'afa ng'awezezza emyaka lwenda mu nkaaga mu mwenda (969).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'afiira ku myaka lwenda mu nkaaga mu mwenda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ennaku zonna eza Mesuseera ne ziba emyaka lwenda mu nkaaga mu mwenda; n'afa.