Genesis 5:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Adamu yali aweza emyaka kikumi mu asatu n'azaala omwana omulenzi, mu mbala ye, mu kifaananyi kye, n'amutuuma Seti.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Adamu bwe yaweza emyaka kikumi mu asatu, n’azaala omwana owoobulenzi amufaanana, mu kifaananyi kye, n’amutuuma Seezi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Adamu bwe yaweza emyaka kikumi mu asatu (130), n'azaala omwana ow'obulenzi amufaananira ddala mu byonna; n'amutuuma erinnya lye Seezi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Adamu bwe yaweza emyaka kikumi mu asatu, n'azaala omwana ow'obulenzi, amufaananira ddala, n'amutuuma erinnya Seeti.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Adamu n'amala emyaka kikumi mu asatu, n'azaala omwana ow'obulenzi mu kifaananyi kye, mu ngeri ye; n'amutuuma erinnya lye Seezi: