Genesis 5:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Lameki bwe yamala okuzaala Nowa yawangaalayo emyaka emirala ebikumi bitaano mu kyenda mu etaano, yazaala abaana abalenzi n'abawala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Lameka n’awangaala emyaka emirala bitaano mu kyenda mu etaano ng’amaze okuzaala Nuuwa, mu gyo n’azaaliramu abaana abalala aboobulenzi n’aboobuwala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Lameka n'awangaala emyaka emirala bitaano mu kyenda mu etaano (595). Yazaala n'abaana ab'obulenzi n'ab'obuwala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Lameka yawangaala emyaka emirala bitaano mu kyenda mu etaano. N'azaala n'abaana abalala ab'obulenzi n'ab'obuwala,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Lameka n'awangaala bwe yamala okuzaala Nuuwa emyaka bitaano mu kyenda mu etaano, n'azaala abaana ab'obulenzi n'ab'obuwala: