Genesis 5:31 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gyonna awamu Lameki yawangaala emyaka lusanvu mu nsanvu mu musanvu, n'afa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe gityo emyaka gyonna Lameka gye yawangaala ne giba lusanvu mu nsanvu mu musanvu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Lameka n'afa ng'awezezza emyaka lusanvu mu nsanvu mu musanvu (777).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'afa ng'awezezza emyaka lusanvu mu nsavu mu musanvu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ennaku zonna eza Lameka ne ziba emyaka lusanvu mu nsanvu mu musanvu; n'afa.