Genesis 5:32 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nowa bwe yali nga wa myaka ebikumi bitaano n'azaala Seemu, Kaamu ne Yafesi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nuuwa bwe yaweza emyaka ebikumi bitaano n’azaala Seemu, ne Kaamu ne Yafeesi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nuuwa nga awezeza emyaka bitaano (500), n'azaala Seemu, Kaamu, ne Yafeesi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Noowa bwe yali ng'aweza emyaka bitaano, n'azaala Seemu ne Haamu ne Yafeeti.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nuuwa yali nga yaakamala emyaka bitaano: Nuuwa n'azaala Seemu, Kaamu, ne Yafeesi.