Genesis 5:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Adamu bwe yamala okuzaala Seti yawangaalayo emyaka emirala lunaana; yazaala abaana abalenzi n'abawala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Seezi bwe yamala okuzaalibwa, Adamu n’amala emyaka lunaana, n’azaaliramu abaana aboobulenzi n’aboobuwala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Adamu yawangaala emyaka emirala lunaana (800) ng'amaze okuzaala Seezi. Yazaala n'abaana abalala ab'obulenzi n'ab'obuwala;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Adamu yawangaala emyaka emirala lunaana ng'amaze okuzaala Seeti. Yazaala n'abaana abalala ab'obulenzi n'ab'obuwala,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
eanaku za Adamu bwe yamala okuzaala Seezi emyaka lunaana, n'azaala abaana ab'obulenzi n'ab'obuwala.