Genesis 5:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gyonna awamu Seti yawangaala emyaka lwenda mu kkumi n'ebiri, n'afa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe gityo emyaka gyonna egya Seezi ne giba lwenda mu kkumi n’ebiri n’alyoka afa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Seezi n'afa ng'awezezza emyaka lwenda mu kkumi n'ebiri (912).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'afa ng'awezezza emyaka lwenda mu kkumi n'ebiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ennaku zonna eza Seezi ne ziba emyaka lwenda mu kkumi n'ebiri; n'afa.